Isaaya 42:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Laba! Omuweereza wange+ gwe mpanirira! Oyo gwe nnalonda,+ gwe nsanyukira!+ Mmutaddemu omwoyo gwange;+Alireeta obwenkanya mu mawanga.+ Matayo 3:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Yesu bwe yamala okubatizibwa, amangu ago n’ava mu mazzi, era laba! eggulu ne libikkuka,+ n’alaba omwoyo gwa Katonda nga gumukkako nga gulinga ejjiba.+
42 Laba! Omuweereza wange+ gwe mpanirira! Oyo gwe nnalonda,+ gwe nsanyukira!+ Mmutaddemu omwoyo gwange;+Alireeta obwenkanya mu mawanga.+
16 Yesu bwe yamala okubatizibwa, amangu ago n’ava mu mazzi, era laba! eggulu ne libikkuka,+ n’alaba omwoyo gwa Katonda nga gumukkako nga gulinga ejjiba.+