-
2 Bassekabaka 18:19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Awo Labusake n’abagamba nti: “Mugambe Keezeekiya nti, ‘Bw’ati kabaka omukulu, kabaka wa Bwasuli bw’agamba: “Kiki kye weesiga?+
-
-
2 Bassekabaka 18:28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Awo Labusake n’ayimirira n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka mu Luyudaaya n’agamba nti: “Muwulire ebigambo bya kabaka omukulu, kabaka wa Bwasuli.+
-
-
2 Bassekabaka 18:35Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
35 Ani ku bakatonda bonna ab’ensi ez’enjawulo asobodde okununula ensi ye mu mukono gwange, Yakuwa alyoke asobole okununula Yerusaalemi mu mukono gwange?”’”+
-