Isaaya 37:36 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 36 Awo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000. Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+
36 Awo malayika wa Yakuwa n’agenda mu lusiisira lw’Abaasuli n’atta abasajja 185,000. Abantu bwe baazuukuka ku makya, ne balaba emirambo gyabwe gyonna.+