Yobu 14:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Omuntu azaalibwa omukazi,Aba n’obulamu bumpi,+ era nga bujjudde ebizibu.*+ 2 Ayanya ng’ekimuli ate n’awotoka;*+Adduka ng’ekisiikirize n’abulawo.+ Zabbuli 90:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Obaggyawo mangu;+ babulawo ng’ekirootoKu makya baba ng’omuddo ogumera.+ 6 Ku makya gumulisa ne gudda buggya,Naye we buwungeerera guba guwotose nga gukaze.+
14 “Omuntu azaalibwa omukazi,Aba n’obulamu bumpi,+ era nga bujjudde ebizibu.*+ 2 Ayanya ng’ekimuli ate n’awotoka;*+Adduka ng’ekisiikirize n’abulawo.+
5 Obaggyawo mangu;+ babulawo ng’ekirootoKu makya baba ng’omuddo ogumera.+ 6 Ku makya gumulisa ne gudda buggya,Naye we buwungeerera guba guwotose nga gukaze.+