Olubereberye 23:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Awo Ibulayimu n’awuliriza Efulooni, n’apimira Efulooni omuwendo gwa ffeeza gwe yali ayogedde ng’abaana ba Keesi bawulira, kwe kugamba, sekeri* za ffeeza 400 okusinziira ku kipimo ekyali kikkirizibwa abasuubuzi.+
16 Awo Ibulayimu n’awuliriza Efulooni, n’apimira Efulooni omuwendo gwa ffeeza gwe yali ayogedde ng’abaana ba Keesi bawulira, kwe kugamba, sekeri* za ffeeza 400 okusinziira ku kipimo ekyali kikkirizibwa abasuubuzi.+