Engero 15:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Amaaso ga Yakuwa gaba buli wamu,Nga gatunuulira ababi n’abalungi.+ Abebbulaniya 4:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ate era, tewali kitonde kyonna ekitalabika mu maaso ge,+ naye ebintu byonna byeruliddwa era birabibwa oyo gwe tugenda okunnyonnyola bye twakola.+
13 Ate era, tewali kitonde kyonna ekitalabika mu maaso ge,+ naye ebintu byonna byeruliddwa era birabibwa oyo gwe tugenda okunnyonnyola bye twakola.+