LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 7:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Naye nze nja kuleka omutima gwa Falaawo gube mukakanyavu+ era nja kukola obubonero bungi n’ebyamagero bingi mu nsi ya Misiri.+

  • Okuva 7:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Abamisiri bajja kumanya nti nze Yakuwa+ bwe nnaagolola omukono gwange ne nnwanyisa Misiri, ne nzigya Abayisirayiri mu bo.”

  • Okuva 9:15, 16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Nnandibadde nnagolola dda omukono gwange ne nkuleetera ggwe n’abantu bo ekirwadde, ne musaanawo mu nsi. 16 Naye nkulese ng’okyali mulamu nsobole okukulaga amaanyi gange, era n’erinnya lyange lisobole okulangirirwa mu nsi yonna.+

  • Ekyamateeka 4:34
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 34 Oba Katonda yali agezezzaako okwetwalira eggwanga erimu ng’aliggya wakati mu ggwanga eddala ng’akozesa ebigezo, n’obubonero, n’ebyamagero,+ n’entalo,+ n’omukono ogw’amaanyi+ era ogugoloddwa, n’ebintu eby’entiisa+ nga Yakuwa Katonda wammwe bwe yabakolera mu Misiri nga mulaba?

  • 2 Samwiri 7:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Ggwanga ki eddala ku nsi eriringa abantu bo Isirayiri?+ Wagenda n’obanunula n’obafuula abantu bo,+ ne weekolera erinnya+ ng’obakolera ebintu eby’ekitalo era eby’entiisa.+ Wagoba amawanga ne bakatonda baago ku lw’abantu bo be weenunulira okuva e Misiri.

  • Isaaya 63:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Oyo eyatambuliza omukono gwe ogw’ekitiibwa awamu n’omukono gwa Musa ogwa ddyo,+

      Oyo eyayawulamu amazzi mu maaso gaabwe+

      Asobole okwekolera erinnya ery’olubeerera,+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share