LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 6:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: “Kaakano ojja kulaba kye nnaakola Falaawo.+ Omukono ogw’amaanyi gujja kumuwaliriza okubaleka bagende, era omukono ogw’amaanyi gujja kumuwaliriza okubagoba mu nsi ye.”+

  • Okuva 6:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 “N’olwekyo gamba Abayisirayiri nti: ‘Nze Yakuwa; nja kubatikkula emigugu gy’Abamisiri, era mbanunule mulekere awo okuba abaddu baabwe;+ nja kubanunula n’omukono ogugoloddwa* era mbonereze nnyo Abamisiri.+

  • Okuva 15:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  16 Bajja kufuna ekyekango n’entiisa.+

      Olw’omukono gwo ogw’amaanyi bajja kusigala mu kifo kimu ng’ejjinja,

      Okutuusa abantu bo lwe banaayitawo, Ai Yakuwa.

      Okutuusa abantu bo be watonda+ lwe banaayitawo.+

  • Ekyamateeka 26:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Oluvannyuma Yakuwa yatuggya mu Misiri n’omukono ogw’amaanyi era ogugoloddwa,+ n’ebikolwa eby’entiisa, n’obubonero era n’ebyamagero.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share