Eby’Abaleevi 26:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Nja kuzikiriza ebibuga byammwe+ era ebifo byammwe ebitukuvu nja kubifuula matongo, era sijja kuwunyiriza vvumbe ddungi* erya ssaddaaka zammwe. Eby’Abaleevi 26:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa.
31 Nja kuzikiriza ebibuga byammwe+ era ebifo byammwe ebitukuvu nja kubifuula matongo, era sijja kuwunyiriza vvumbe ddungi* erya ssaddaaka zammwe.
33 Nja kubasaasaanyiza mu mawanga,+ era nja kusowolayo ekitala kibagoberere;+ era ensi yammwe ejja kufuulibwa matongo,+ n’ebibuga byammwe bijja kuzikirizibwa.