Yeremiya 14:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Bwe basiiba, siwuliriza kwegayirira kwabwe,+ era bwe bawaayo ebiweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke, sibisanyukira,+ era nja kubatta n’ekitala, n’enjala, n’endwadde.”+ Yeremiya 15:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Bwe banaakugamba nti, ‘Tulage wa?’ ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Ow’okufa endwadde, agende eri endwadde! Ow’okufa ekitala, agende eri ekitala!+ Ow’okufa enjala, agende eri enjala! Era ow’okuwambibwa, agende mu buwambe!”’+
12 Bwe basiiba, siwuliriza kwegayirira kwabwe,+ era bwe bawaayo ebiweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke, sibisanyukira,+ era nja kubatta n’ekitala, n’enjala, n’endwadde.”+
2 Bwe banaakugamba nti, ‘Tulage wa?’ ojja kubagamba nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Ow’okufa endwadde, agende eri endwadde! Ow’okufa ekitala, agende eri ekitala!+ Ow’okufa enjala, agende eri enjala! Era ow’okuwambibwa, agende mu buwambe!”’+