LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 25:9, 10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Yayokya ennyumba ya Yakuwa,+ ennyumba ya* kabaka,+ n’amayumba gonna ag’omu Yerusaalemi;+ yayokya n’amayumba ag’abantu bonna ab’ebitiibwa.+ 10 Eggye ly’Abakaludaaya lyonna eryali n’omukulu w’abakuumi lyamenya bbugwe wa Yerusaalemi.+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Kyeyava abaleetera kabaka w’Abakaludaaya+ eyatta n’ekitala abavubuka baabwe+ mu kifo kyabwe ekitukuvu.+ Teyasaasira mulenzi wadde omuwala, omukadde wadde oyo aliko obulemu.+ Katonda yawaayo buli kimu mu mukono gwe.+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Yayokya ennyumba ya Katonda ow’amazima+ era n’amenyaamenya bbugwe wa Yerusaalemi;+ yayokya ebigo byamu byonna era n’ayonoona ebintu byonna eby’omuwendo.+

  • Okukungubaga 4:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Yakuwa alaze ekiruyi kye;

      Afuse obusungu bwe obubuubuuka.+

      Akoleeza omuliro mu Sayuuni ogusaanyaawo emisingi gyakyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share