Ekyamateeka 9:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+ 2 Bassekabaka 17:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Abayisirayiri baali bakola ebintu ebitali birungi mu maaso ga Yakuwa Katonda waabwe. Baazimbanga ebifo ebigulumivu mu bibuga byabwe byonna,+ okuva ku munaala gw’omukuumi okutuuka ku kibuga ekiriko bbugwe.*
7 “Jjukira era teweerabiranga engeri gye wanyiizaamu Yakuwa Katonda wo mu ddungu.+ Okuva ku lunaku lwe mwava mu nsi ya Misiri okutuusa lwe mutuuse mu kifo kino mubadde mujeemera Yakuwa.+
9 Abayisirayiri baali bakola ebintu ebitali birungi mu maaso ga Yakuwa Katonda waabwe. Baazimbanga ebifo ebigulumivu mu bibuga byabwe byonna,+ okuva ku munaala gw’omukuumi okutuuka ku kibuga ekiriko bbugwe.*