Yeremiya 1:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 1 Bino bye bigambo bya Yeremiya* mutabani wa Kirukiya, omu ku bakabona abaali mu Anasosi+ mu kitundu kya Benyamini. 2 Yakuwa yayogera naye mu kiseera kya Yosiya+ kabaka wa Yuda, mutabani wa Amoni,+ mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ogw’obufuzi bwe. Yeremiya 25:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 “Okuva mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ogw’obufuzi bwa Kabaka Yosiya+ owa Yuda, mutabani wa Amoni, okutuusa leero, gye myaka 23, Yakuwa abadde ayogera nange, era nange mbabuulidde enfunda n’enfunda,* naye ne mutawuliriza.+
1 Bino bye bigambo bya Yeremiya* mutabani wa Kirukiya, omu ku bakabona abaali mu Anasosi+ mu kitundu kya Benyamini. 2 Yakuwa yayogera naye mu kiseera kya Yosiya+ kabaka wa Yuda, mutabani wa Amoni,+ mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ogw’obufuzi bwe.
3 “Okuva mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ogw’obufuzi bwa Kabaka Yosiya+ owa Yuda, mutabani wa Amoni, okutuusa leero, gye myaka 23, Yakuwa abadde ayogera nange, era nange mbabuulidde enfunda n’enfunda,* naye ne mutawuliriza.+