Yeremiya 26:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Abaami b’omu Yuda bwe baawulira ebigambo ebyo, ne bava mu nnyumba ya* kabaka ne bajja mu nnyumba ya Yakuwa ne batuula ku mulyango omuggya ogw’ennyumba ya Yakuwa.+
10 Abaami b’omu Yuda bwe baawulira ebigambo ebyo, ne bava mu nnyumba ya* kabaka ne bajja mu nnyumba ya Yakuwa ne batuula ku mulyango omuggya ogw’ennyumba ya Yakuwa.+