-
2 Bassekabaka 22:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Awo Kirukiya kabona ne Akikamu ne Akubooli ne Safani ne Asaya, ne bagenda eri nnabbi Kuluda.+ Kuluda yali mukyala wa Salumu mutabani wa Tikuva mutabani wa Kalukasi, eyali alabirira etterekero ly’ebyambalo. Kuluda yali abeera mu Kitundu Ekipya eky’ekibuga Yerusaalemi; awo ne boogera naye nga bali eyo.+
-
-
Yeremiya 26:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Kabaka Yekoyakimu yatuma Erunasani+ mutabani wa Akubooli n’abasajja abalala e Misiri,
-