-
Yeremiya 36:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Awo abaami bonna ne batuma Yekudi mutabani wa Nesaniya mutabani wa Seremiya mutabani wa Kuusi eri Baluki, nga bagamba nti: “Leeta omuzingo gwe wasomye ng’abantu bawulira.” Baluki mutabani wa Neriya n’akwata omuzingo n’agenda gye baali.
-