-
Yeremiya 9:25, 26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Laba! Ekiseera kijja kutuuka mbonereze abakomole naye nga si bakomolere ddala,+ 26 Misiri,+ ne Yuda,+ ne Edomu,+ n’Abaamoni,+ ne Mowaabu,+ n’abo bonna abasalako kakoba waabwe, ababeera mu ddungu;+ kubanga amawanga gonna si makomole, era ab’ennyumba ya Isirayiri bonna emitima gyabwe si mikomole.”+
-