LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 32:36
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 36 Yakuwa aliramula abantu be,+

      Naye alisaasira* abaweereza be,+

      Bw’aliraba ng’amaanyi gaabwe gakendedde,

      Era ng’abateesobola era abatalina maanyi bokka be basigaddewo.

  • Yeremiya 18:7, 8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Buli lwe nnaayogera ku kusimbula, n’okumenyaamenya, n’okuzikiriza eggwanga oba obwakabaka,+ 8 eggwanga eryo ne lireka ebintu ebibi bye libadde likola bye nnavumirira, nange nja kukyusa ekirowoozo* nneme kuleeta kabi ke mbadde ŋŋenda okulituusaako.+

  • Mikka 7:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Katonda ki alinga ggwe

      Asonyiwa ensobi n’okwonoona+ kw’abo abasigaddewo ab’obusika bwo?+

      Tolisunguwala mirembe na mirembe,

      Kubanga osanyukira okwagala okutajjulukuka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share