Yeremiya 32:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 era endagaano ey’obuguzi ne ngiwa Baluki+ mutabani wa Neriya+ mutabani wa Maseya nga waliwo Kanameri mutabani wa taata wange omuto, abajulizi abassa omukono ku ndagaano y’obuguzi, era n’Abayudaaya bonna abaali batudde mu Luggya lw’Abakuumi.+ Yeremiya 43:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Baluki+ mutabani wa Neriya y’akutuwendulidde otuweeyo eri Abakaludaaya, batutte oba batutwale mu buwaŋŋanguse e Babulooni.”+
12 era endagaano ey’obuguzi ne ngiwa Baluki+ mutabani wa Neriya+ mutabani wa Maseya nga waliwo Kanameri mutabani wa taata wange omuto, abajulizi abassa omukono ku ndagaano y’obuguzi, era n’Abayudaaya bonna abaali batudde mu Luggya lw’Abakuumi.+
3 Baluki+ mutabani wa Neriya y’akutuwendulidde otuweeyo eri Abakaludaaya, batutte oba batutwale mu buwaŋŋanguse e Babulooni.”+