LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 10:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Abaana ba Kaamu be bano: Kuusi, Mizulayimu,+ Puti,+ ne Kanani.+

  • Olubereberye 10:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Mizulayimu yazaala Ludimu,+ Anamimu, Lekabimu, Nafutukimu,+

  • Ezeekyeri 30:4, 5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Misiri ejja kulumbibwa n’ekitala, era Esiyopiya ejja kutya nnyo abantu bwe banattibwa mu Misiri;

      Obugagga bwayo butwaliddwa, era emisingi gyayo gimenyeddwa.+

       5 Abantu b’omu Esiyopiya,+ n’ab’omu Puti,+ n’ab’omu Ludi, n’ab’omu mawanga amalala,

      N’ab’omu Kubu, awamu n’abaana b’omu nsi ya Isirayiri abali mu ndagaano,*

      Bonna bajja kuttibwa n’ekitala.”’

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share