-
Yeremiya 8:16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
16 Okufugula kw’embalaasi ze kuwulirwa mu Ddaani.
Amaloboozi g’embalaasi ze ennume bwe gawulirwa,
Ensi yonna ekankana.
Omulabe ajja okuzikiriza ensi ne byonna ebigirimu,
Ekibuga n’abakibeeramu.”
-