Isaaya 15:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Omutima gwange gukaabira Mowaabu. Abantu be abanoonya obubudamu badduse ne batuuka e Zowaali+ n’e Egulasu-serisiya.+ Bakaaba nga balinnyalinnya awambukirwa e Lukisi;Nga bali mu kkubo erigenda e Kolonayimu, bakaaba olw’akabi akaguddewo.+
5 Omutima gwange gukaabira Mowaabu. Abantu be abanoonya obubudamu badduse ne batuuka e Zowaali+ n’e Egulasu-serisiya.+ Bakaaba nga balinnyalinnya awambukirwa e Lukisi;Nga bali mu kkubo erigenda e Kolonayimu, bakaaba olw’akabi akaguddewo.+