LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 21:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 Ka tubalase.

      Kesuboni kijja kuzikirizibwa okutuuka e Diboni;+

      Ka tukizikirize okutuuka e Nofa;

      Omuliro gujja kusaasaana gutuuke e Medeba.”+

  • Yoswa 13:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Awo Musa n’awa ab’ekika kya Lewubeeni obusika, ng’empya zaabwe bwe zaali,

  • Yoswa 13:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Kesuboni n’obubuga bwakyo+ bwonna obwali mu kitundu eky’omuseetwe, ne Diboni, ne Bamosi-bbaali, ne Besa-bbaali-myoni,+

  • Isaaya 15:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Agenze ku Nnyumba* ya bakatonda n’e Diboni,+

      Ku bifo ebigulumivu okukaaba.

      Mowaabu akaabira Nebo+ ne Medeba.+

      Emitwe gyonna gimwereddwako enviiri,+ ebirevu byonna bisaliddwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share