Okubala 32:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 N’abaana ba Lewubeeni ne bazimba Kesuboni+ ne Ereyale+ ne Kiriyasayimu,+ Yeremiya 48:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Eri Mowaabu,+ bw’ati Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Zisanze Nebo,+ kubanga kizikiriziddwa! Kiriyasayimu+ kiswaziddwa era kiwambiddwa. Ekiddukiro kiswaziddwa era kimenyeddwa.+
48 Eri Mowaabu,+ bw’ati Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Zisanze Nebo,+ kubanga kizikiriziddwa! Kiriyasayimu+ kiswaziddwa era kiwambiddwa. Ekiddukiro kiswaziddwa era kimenyeddwa.+