-
Okubala 21:32Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
32 Musa n’abaako abasajja b’atuma okuketta Yazeri.+ Ne bawamba obubuga obwali bukyetoolodde, ne bagobamu Abaamoli abaali babeeramu.
-
-
Yoswa 21:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Bwe batyo Abayisirayiri, okuyitira mu kukuba akalulu, ne bawa Abaleevi ebibuga ebyo n’amalundiro gaabyo, nga Yakuwa bwe yalagira okuyitira mu Musa.+
-