Ekyamateeka 32:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Bwe mutyo bwe musaanidde okuyisa Yakuwa,+ Mmwe abantu abasirusiru era abatalina magezi?+ Si ye Kitaawo eyakuteekawo,+Eyakukola era n’akutebenkeza? Yeremiya 5:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 “Muwulire kino mmwe abantu abasirusiru abatalina magezi:*+ Balina amaaso naye tebalaba;+Balina amatu naye tebawulira.+
6 Bwe mutyo bwe musaanidde okuyisa Yakuwa,+ Mmwe abantu abasirusiru era abatalina magezi?+ Si ye Kitaawo eyakuteekawo,+Eyakukola era n’akutebenkeza?
21 “Muwulire kino mmwe abantu abasirusiru abatalina magezi:*+ Balina amaaso naye tebalaba;+Balina amatu naye tebawulira.+