Yeremiya 51:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Babulooni agudde mbagirawo n’amenyeka.+ Mumukubire ebiwoobe!+ Mumufunire basamu akkakkanye obulumi bwe; oboolyawo anaawona.” Okubikkulirwa 14:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Malayika omulala, ow’okubiri, n’agoberera ng’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene+ kigudde,+ ekyaleetera amawanga gonna okunywa omwenge ogw’okwagala ennyo ebikolwa* byakyo eby’obugwenyufu!”*+
8 Babulooni agudde mbagirawo n’amenyeka.+ Mumukubire ebiwoobe!+ Mumufunire basamu akkakkanye obulumi bwe; oboolyawo anaawona.”
8 Malayika omulala, ow’okubiri, n’agoberera ng’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene+ kigudde,+ ekyaleetera amawanga gonna okunywa omwenge ogw’okwagala ennyo ebikolwa* byakyo eby’obugwenyufu!”*+