Isaaya 13:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ndibawendulira Abameedi,+Abatwala ffeeza ng’ekintu ekitaliimuEra abatasanyukira zzaabu. Yeremiya 51:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 “Muwagale obusaale;+ mukwate engabo enneetooloovu.* Yakuwa akumye omuliro mu bakabaka b’Abameedi,+Kubanga ayagala okuzikiriza Babulooni. Kuno kuwoolera ggwanga, Yakuwa awoolera eggwanga olwa yeekaalu ye. Yeremiya 51:48 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Eggulu n’ensi ne byonna ebibirimuBirireekaana olw’essanyu Babulooni bw’erigwa,+Kubanga abazikiriza balijja nga bava ebukiikakkono,”+ Yakuwa bw’agamba.
11 “Muwagale obusaale;+ mukwate engabo enneetooloovu.* Yakuwa akumye omuliro mu bakabaka b’Abameedi,+Kubanga ayagala okuzikiriza Babulooni. Kuno kuwoolera ggwanga, Yakuwa awoolera eggwanga olwa yeekaalu ye.
48 Eggulu n’ensi ne byonna ebibirimuBirireekaana olw’essanyu Babulooni bw’erigwa,+Kubanga abazikiriza balijja nga bava ebukiikakkono,”+ Yakuwa bw’agamba.