LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 11:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Aliwanikira amawanga akabonero* n’akuŋŋaanya abantu ba Isirayiri abaasaasaana,+ era alikuŋŋaanya wamu abantu ba Yuda abaasaasaana n’abaggya mu nsonda ennya ez’ensi.+

  • Yeremiya 3:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 “Mu kiseera ekyo ab’ennyumba ya Yuda balitambulira wamu n’ab’ennyumba ya Isirayiri,+ era baliva mu nsi ey’ebukiikakkono nga bali wamu ne bajja mu nsi gye nnawa bajjajjammwe ng’obusika.+

  • Koseya 1:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Era abantu ba Yuda n’aba Isirayiri balikuŋŋaanyizibwa ne baba bumu,+ era balyerondera omukulembeze omu ne bava mu nsi eyo, kubanga olunaku lwa Yezuleeri+ luliba lukulu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share