Isaaya 35:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Abo Yakuwa b’aliba anunudde balikomawo+ ne bajja mu Sayuuni nga boogerera waggulu n’essanyu.+ Essanyu ery’olubeerera liribeera ku mitwe gyabwe ng’engule.+ Balisanyuka era balijaganya,Era okunakuwala n’okusinda biriggwaawo.+
10 Abo Yakuwa b’aliba anunudde balikomawo+ ne bajja mu Sayuuni nga boogerera waggulu n’essanyu.+ Essanyu ery’olubeerera liribeera ku mitwe gyabwe ng’engule.+ Balisanyuka era balijaganya,Era okunakuwala n’okusinda biriggwaawo.+