LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 25:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 “‘Naye emyaka 70 bwe giriggwaako,+ ndisasula* kabaka wa Babulooni n’eggwanga eryo olw’ensobi zaabwe,’+ Yakuwa bw’agamba, ‘era ensi y’Abakaludaaya ndigifuula matongo emirembe n’emirembe.+

  • Yeremiya 27:6, 7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Kaakano ensi zino zonna nziwadde omuweereza wange Kabaka Nebukadduneeza+ owa Babulooni; n’ensolo ez’omu nsiko nzimuwadde zimuweereze. 7 Amawanga gonna gajja kumuweereza ye ne mutabani we ne muzzukulu we okutuusa ekiseera ky’obwakabaka bwe lwe kiriggwaako,+ amawanga mangi ne bakabaka ab’amaanyi ne bamufuula omuddu waabwe.’+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share