Isaaya 14:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Wayogera mu mutima gwo nti, ‘Ndirinnya mu ggulu.+ Ndiwanika entebe yange ey’obwakabaka waggulu+ w’emmunyeenye za Katonda,Ndituula ku lusozi olukuŋŋaanirwako,Mu bitundu eby’ebukiikakkono ebisingayo okuba ewala.+
13 Wayogera mu mutima gwo nti, ‘Ndirinnya mu ggulu.+ Ndiwanika entebe yange ey’obwakabaka waggulu+ w’emmunyeenye za Katonda,Ndituula ku lusozi olukuŋŋaanirwako,Mu bitundu eby’ebukiikakkono ebisingayo okuba ewala.+