LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 14:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Wayogera mu mutima gwo nti, ‘Ndirinnya mu ggulu.+

      Ndiwanika entebe yange ey’obwakabaka waggulu+ w’emmunyeenye za Katonda,

      Ndituula ku lusozi olukuŋŋaanirwako,

      Mu bitundu eby’ebukiikakkono ebisingayo okuba ewala.+

  • Danyeri 4:30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 30 n’agamba nti: “Kino si ye Babulooni Ekinene kye nnazimba n’amaanyi gange okubaamu ennyumba y’obwakabaka, era kye nnazimba olw’ekitiibwa ky’obukulu bwange?”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share