Isaaya 5:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Ku lunaku olwo baliguwulugumirakoNg’ennyanja bw’ewuluguma.+ Omuntu yenna alitunuulira ensi aliraba ekizikiza eky’entiisa;Nga n’ekitangaala kifuuse kizikiza olw’ebire.+ Yoweeri 2:30, 31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Era ndikola ebintu ebyewuunyisa* ku ggulu ne ku nsi. Walibaawo omusaayi n’omuliro n’empagi ez’omukka.+ 31 Enjuba erifuuka kizikiza, n’omwezi gulifuuka musaayi+Ng’olunaku lwa Yakuwa olukulu era olw’entiisa lunaatera okutuuka,+
30 Ku lunaku olwo baliguwulugumirakoNg’ennyanja bw’ewuluguma.+ Omuntu yenna alitunuulira ensi aliraba ekizikiza eky’entiisa;Nga n’ekitangaala kifuuse kizikiza olw’ebire.+
30 Era ndikola ebintu ebyewuunyisa* ku ggulu ne ku nsi. Walibaawo omusaayi n’omuliro n’empagi ez’omukka.+ 31 Enjuba erifuuka kizikiza, n’omwezi gulifuuka musaayi+Ng’olunaku lwa Yakuwa olukulu era olw’entiisa lunaatera okutuuka,+