Isaaya 41:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Totya, ggwe Yakobo olusiriŋŋanyi,*+Mmwe abantu ba Isirayiri, nja kubayamba,” bw’agamba Yakuwa Omununuzi wammwe,+ Omutukuvu wa Isirayiri. Okubikkulirwa 18:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Eyo ye nsonga lwaki ebibonyoobonyo byakyo bino bigenda kukijjira ku lunaku lumu, okufa, okukungubaga, n’enjala, era kijja kwokebwa ddala omuliro,+ kubanga Yakuwa* Katonda akisalidde omusango, wa maanyi.+
14 Totya, ggwe Yakobo olusiriŋŋanyi,*+Mmwe abantu ba Isirayiri, nja kubayamba,” bw’agamba Yakuwa Omununuzi wammwe,+ Omutukuvu wa Isirayiri.
8 Eyo ye nsonga lwaki ebibonyoobonyo byakyo bino bigenda kukijjira ku lunaku lumu, okufa, okukungubaga, n’enjala, era kijja kwokebwa ddala omuliro,+ kubanga Yakuwa* Katonda akisalidde omusango, wa maanyi.+