-
Isaaya 13:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Abantu basattira.+
Basambagala era bali mu bulumi bungi
Ng’omukazi alumwa okuzaala.
Buli omu atunuulira munne ng’atidde nnyo,
Era bonna ennaku ebeetimbye ku maaso.
-