LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 49:19-21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 “Laba! Ng’empologoma+ bw’eva mu bisaka ebiziyivu ebiri ku lubalama lwa Yoludaani, waliwo ajja okujja alumbe amalundiro amatebenkevu ag’omu Edomu, naye mu kaseera katono nja kumuleetera okumuddukamu. Era omulonde gwe nja okuwa obuyinza okumufuga. Kubanga ani alinga nze, era ani ananneesimbamu? Musumba ki ayinza okuyimirira mu maaso gange?+ 20 N’olwekyo mmwe abasajja muwulire Yakuwa ky’asazeewo okukola Edomu ne ky’alowooza okukola abo ababeera mu Temani:+

      Mazima ddala obuliga obuto obw’omu kisibo bujja kutwalibwa.

      Ebifo bye bubeeramu ajja kubifuula matongo olw’okubeera bo.+

      21 Bwe beggunda wansi, ensi yonna ekankana.

      Wabaawo okukaaba!

      Kuwulirwa okutuuka ku Nnyanja Emmyufu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share