Yeremiya 25:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Awo ne nzigya ekikopo mu mukono gwa Yakuwa ne nnywesa amawanga gonna Yakuwa gye yantuma,+ Yeremiya 25:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 ne bakabaka bonna ab’ebukiikakkono ab’okumpi n’ewala, omu ku omu, n’obwakabaka obulala bwonna obuli ku nsi; kabaka wa Sesaki*+ y’alibaddirira okunywa.
26 ne bakabaka bonna ab’ebukiikakkono ab’okumpi n’ewala, omu ku omu, n’obwakabaka obulala bwonna obuli ku nsi; kabaka wa Sesaki*+ y’alibaddirira okunywa.