1 Bassekabaka 7:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Yakola empagi bbiri ez’ekikomo,+ nga buli emu ya mikono 18 obugulumivu, era nga buli emu ku mpagi ezo ebbiri+ omuguwa ogugipima okugyetooloola yonna gwa mikono 12. 1 Bassekabaka 7:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Yasimba empagi ez’ekisasi kya yeekaalu.*+ Yasimba empagi ey’oku mukono ogwa ddyo* n’agiyita Yakini,* ate era n’asimba empagi ey’oku mukono ogwa kkono* n’agiyita Bowaazi.*+
15 Yakola empagi bbiri ez’ekikomo,+ nga buli emu ya mikono 18 obugulumivu, era nga buli emu ku mpagi ezo ebbiri+ omuguwa ogugipima okugyetooloola yonna gwa mikono 12.
21 Yasimba empagi ez’ekisasi kya yeekaalu.*+ Yasimba empagi ey’oku mukono ogwa ddyo* n’agiyita Yakini,* ate era n’asimba empagi ey’oku mukono ogwa kkono* n’agiyita Bowaazi.*+