Okuva 13:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Awo Musa n’agamba abantu nti: “Mujjukiranga olunaku luno lwe muviiriddeko e Misiri+ mu nnyumba y’obuddu, kubanga Yakuwa abaggyeeyo n’omukono ogw’amaanyi.+ N’olwekyo, temulyanga kintu kyonna ekirimu ekizimbulukusa. Ekyamateeka 4:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Naye Yakuwa mmwe be yakwata n’abaggya mu kyoto mwe basaanuusiza ekyuma, n’abaggya e Misiri, mufuuke abantu be ku bubwe*+ nga bwe kiri leero.
3 Awo Musa n’agamba abantu nti: “Mujjukiranga olunaku luno lwe muviiriddeko e Misiri+ mu nnyumba y’obuddu, kubanga Yakuwa abaggyeeyo n’omukono ogw’amaanyi.+ N’olwekyo, temulyanga kintu kyonna ekirimu ekizimbulukusa.
20 Naye Yakuwa mmwe be yakwata n’abaggya mu kyoto mwe basaanuusiza ekyuma, n’abaggya e Misiri, mufuuke abantu be ku bubwe*+ nga bwe kiri leero.