LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 7:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Naye mweyongera okukola ebintu ebyo byonna,’ Yakuwa bw’agamba, ‘era wadde nnayogera nammwe enfunda n’enfunda,* temwawuliriza.+ Nnabakoowoolanga naye temwayanukula.+

  • Yeremiya 25:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Era Yakuwa yabatumira abaweereza be bonna bannabbi, ng’abatuma enfunda n’enfunda,* naye ne mutawuliriza era ne mutatega kutu kuwulira.+

  • Yeremiya 35:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Nnabatumira abaweereza bange bannabbi enfunda n’enfunda*+ nga ŋŋamba nti, ‘Mukyuke muleke amakubo gammwe amabi,+ mukole ekituufu. Temugoberera bakatonda balala era temubaweereza. Olwo mujja kweyongera okubeera mu nsi gye nnabawa mmwe ne bajjajjammwe.’+ Naye temwampuliriza.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share