LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyabalamuzi 2:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Abayisirayiri ne bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa era ne baweereza* Babbaali.+

  • Ekyabalamuzi 2:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Naye n’abalamuzi baagaana okubawuliriza, ne benda ku bakatonda abalala era ne babavunnamira. Baava mangu mu kkubo bajjajjaabwe abaagondera ebiragiro bya Yakuwa lye baatambulirangamu.+ Tebeeyisa nga bajjajjaabwe.

  • 1 Samwiri 8:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Bakoze nga bwe bazze bakola okuva ku lunaku lwe nnabaggya e Misiri okutuusa leero; babadde banvaako+ ne baweereza bakatonda abalala,+ era ekyo naawe kye bakukoze.

  • 2 Bassekabaka 22:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Olw’okuba banvuddeko, ne banyookereza omukka gwa ssaddaaka eri bakatonda abalala+ okunnyiiza n’ebyo byonna bye bakola n’emikono gyabwe,+ obusungu bwange bujja kubuubuukira ekifo kino era tebujja kukoma.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share