Ekyamateeka 32:37, 38 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Aligamba nti, ‘Bakatonda baabwe baluwa,+Olwazi mwe baddukiranga,38 Abaalyanga amasavu ga ssaddaaka zaabwe,* Abaanywanga omwenge gw’ebiweebwayo byabwe eby’eby’okunywa?+ Bajje babayambe mmwe. Ka babeere ekifo kyammwe eky’okuddukiramu. Yeremiya 2:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Kale bakatonda bo be weekolera bali ludda wa?+ Ka bayimuke, bwe baba nga basobola okukulokola mu kiseera eky’okulabiramu ennaku,Kubanga ggwe Yuda bakatonda bo baaze; benkana ebibuga byo obungi.+
37 Aligamba nti, ‘Bakatonda baabwe baluwa,+Olwazi mwe baddukiranga,38 Abaalyanga amasavu ga ssaddaaka zaabwe,* Abaanywanga omwenge gw’ebiweebwayo byabwe eby’eby’okunywa?+ Bajje babayambe mmwe. Ka babeere ekifo kyammwe eky’okuddukiramu.
28 Kale bakatonda bo be weekolera bali ludda wa?+ Ka bayimuke, bwe baba nga basobola okukulokola mu kiseera eky’okulabiramu ennaku,Kubanga ggwe Yuda bakatonda bo baaze; benkana ebibuga byo obungi.+