LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 “Naawe Sulemaani mwana wange, manya Katonda wa kitaawo omuweereze n’omutima gwo gwonna+ era ng’oli musanyufu; kubanga Yakuwa akebera emitima gyonna+ era ategeera ebirowoozo n’ebigendererwa byonna.+ Bw’onoomunoonya ajja kukkiriza omuzuule;+ naye bw’onoomuvaako ajja kukuleka emirembe gyonna.+

  • Yeremiya 17:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Nze Yakuwa nkebera omutima,+

      Nkebera ebirowoozo eby’omunda ennyo,*

      Ndyoke nsasule buli muntu ng’amakubo ge bwe gali,

      Ng’ebikolwa bye bwe biri.+

  • Yeremiya 20:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Naye ggwe, Ai Yakuwa ow’eggye, okebera omutuukirivu

      Olaba ebirowoozo eby’omunda ennyo,* n’omutima.+

      Ka ndabe ng’owoolera eggwanga ku bo,+

      Kubanga ggwe gwe nkwasizza ensonga zange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share