Isaaya 30:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’ Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+ Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+ Amosi 2:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 ‘Naye Abanaziri mwabawanga omwenge okunywa,+Era ne bannabbi ne mubalagira nti: “Temwogera bunnabbi.”+ Amosi 7:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Kale kaakano wulira ekigambo kya Yakuwa, ‘Ogamba nti: “Tolangirira bintu bibi ku Isirayiri,+ era toyogera+ bibi ku nnyumba ya Isaaka.”
10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’ Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+ Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+
12 ‘Naye Abanaziri mwabawanga omwenge okunywa,+Era ne bannabbi ne mubalagira nti: “Temwogera bunnabbi.”+
16 Kale kaakano wulira ekigambo kya Yakuwa, ‘Ogamba nti: “Tolangirira bintu bibi ku Isirayiri,+ era toyogera+ bibi ku nnyumba ya Isaaka.”