2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 36:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Kyeyava abaleetera kabaka w’Abakaludaaya+ eyatta n’ekitala abavubuka baabwe+ mu kifo kyabwe ekitukuvu.+ Teyasaasira mulenzi wadde omuwala, omukadde wadde oyo aliko obulemu.+ Katonda yawaayo buli kimu mu mukono gwe.+ Okukungubaga 2:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Emirambo gy’abalenzi n’abasajja abakadde giri mu nguudo.+ Bawala bange embeerera n’abavubuka battiddwa ekitala.+ Osse ku lunaku olw’obusungu bwo; osse awatali kusaasira.+
17 Kyeyava abaleetera kabaka w’Abakaludaaya+ eyatta n’ekitala abavubuka baabwe+ mu kifo kyabwe ekitukuvu.+ Teyasaasira mulenzi wadde omuwala, omukadde wadde oyo aliko obulemu.+ Katonda yawaayo buli kimu mu mukono gwe.+
21 Emirambo gy’abalenzi n’abasajja abakadde giri mu nguudo.+ Bawala bange embeerera n’abavubuka battiddwa ekitala.+ Osse ku lunaku olw’obusungu bwo; osse awatali kusaasira.+