-
2 Bassekabaka 24:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Awo Yekoyakimu n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe,+ mutabani we Yekoyakini n’amusikira ku bwakabaka.
-
-
Yeremiya 22:28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Omusajja ono Koniya nsuwa emenyese enyoomebwa,
Kibya ekitalina akyagala?
Lwaki ye ne bazzukulu be bakasukibwa
Ne basuulibwa mu nsi gye batamanyi?’+
-