LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 24:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Kabaka Nebukadduneeza owa Babulooni yajja mu kibuga, ng’abaweereza be bakizingiza.

  • 2 Bassekabaka 24:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Nga Yakuwa bwe yali agambye, Kabaka wa Babulooni yaggya mu nnyumba ya Yakuwa ne mu nnyumba ya* kabaka eby’obugagga byonna.+ Yatemaatema ebintu byonna ebya zzaabu ebyali mu yeekaalu ya Yakuwa+ Sulemaani kabaka wa Isirayiri bye yali akoze.

  • Yeremiya 27:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Ate era nnagamba bakabona n’abantu bonna nti: “Bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Temuwuliriza bigambo bya bannabbi bammwe ababagamba nti: “Laba! Ebintu by’omu nnyumba ya Yakuwa bijja kuzzibwa mangu okuva e Babulooni!”+ kubanga babagamba bya bulimba.+

  • Danyeri 1:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 Yakuwa n’awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda mu mukono gwe,+ awamu n’ebimu ku bintu by’omu nnyumba* ya Katonda ow’amazima, n’abireeta mu nsi ya Sinaali*+ mu nnyumba* ya katonda we, n’abiteeka mu ggwanika lya katonda we.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share