LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 28:37
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 37 Era olifuuka ekintu eky’entiisa, ekinyoomebwa,* era ekisekererwa mu mawanga gonna Yakuwa gy’alikugobera.+

  • 1 Bassekabaka 9:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 nja kusaanyaawo Isirayiri mu nsi gye mbawadde,+ n’ennyumba gye ntukuzizza olw’erinnya lyange nja kugyabulira,+ era ne Isirayiri ejja kufuuka ekintu ekinyoomebwa* era ekisekererwa mu mawanga gonna.+

  • Okukungubaga 2:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Abo bonna abayitawo ku luguudo bakuba mu ngalo okwoleka obunyoomi.+

      Bafuuwa oluwa olw’okwewuunya+ era ne banyeenyeza muwala wa Yerusaalemi omutwe, nga bagamba nti:

      “Kino kye kibuga kye baayogerangako nti, ‘Kyalungiwa ne kituukirira, essanyu ly’ensi yonna’?”+

  • Danyeri 9:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Ai Yakuwa, ng’ebikolwa byo byonna eby’obutuukirivu bwe biri,+ tukwegayiridde, ggya obusungu bwo n’ekiruyi kyo ku Yerusaalemi ekibuga kyo, olusozi lwo olutukuvu; kubanga olw’ebibi byaffe n’ensobi za bajjajjaffe, Yerusaalemi n’abantu bo tufuuse kivume eri abantu bonna abatwetoolodde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share