Yeremiya 30:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Kubanga “laba! ennaku zijja,” Yakuwa bw’agamba, “lwe ndikuŋŋaanya abantu bange ab’omu Isirayiri ne Yuda abaawambibwa,”+ Yakuwa bw’agamba, “era ndibakomyawo mu nsi gye nnawa bajjajjaabwe, era eriddamu n’eba yaabwe.”’”+
3 Kubanga “laba! ennaku zijja,” Yakuwa bw’agamba, “lwe ndikuŋŋaanya abantu bange ab’omu Isirayiri ne Yuda abaawambibwa,”+ Yakuwa bw’agamba, “era ndibakomyawo mu nsi gye nnawa bajjajjaabwe, era eriddamu n’eba yaabwe.”’”+